Back to Languages
Ganda - Chapter 114
Translation by Fareeq Musa
Verse 1
Gamba nti, nsaba obukuumi okuva eri Mukama omulabirizi wa bantu
Verse 2
Omufuzi w'abantu
Verse 3
Asinzibwa abantu
Verse 4
Amponye obubi bw’omulabankanya sitaani omwekwesi
Verse 5
Oyo alabankanya (e mitima egiri) mu bifuba by'abantu
Verse 6
(Sitaani) ow’omu majiinni ne sitaani ow’omu bantu